Ebyobusuubuzi

Company ya yinsuwa eya Sanlam yedizza Lion yisuwalensi.

Ivan Ssenabulya

November 21st, 2017

No comments

Bya Ndaye Moses

Kampuni yaba-South Africa eya Insure-Sanlam, nga bakola 2% ku yinsure zakuno, mu butongole yeddizza jinaayo eya Lion Assurance Company-Uganda.

Executive wofiisa wa Sanlam mu Uganda Gary Corbit ategezezza nti obuguzi buno bumazeewo obukadde bwa ddoolar 6.5 nga waliwo essuubi nti kigenda kwongerako 1% ku mirimu gya Inrurance mu Uganda.

Aba Sanlam insurance kankano balina emigabo 100% mu Lion Assurance Company.

Sanlam, yayingira kuno bwebakola omukago ne NIKO insurance mu mwaka gwa 2013.

Mu kaseera kano Sanalaamu etude mu kiffo kya 14th ku makumpuni 21 aga insurance mu Uganda.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *