Ebyobusuubuzi

Poliisi erabudde ku bafere bazi yinsuwa

Poliisi erabudde ku bafere bazi yinsuwa

Ivan Ssenabulya

October 25th, 2018

No comments

Bya Moses Ndaye

Poliisi erabudde amakapampuni ga insure begendereze ku bantu abafere, abajingirira satifikati zaabwe ezokufa basobole okubba insurance.

Okusinziira ku Abel Muhwezi omunonyererza wa poliisi kubya insure, agambye nti abantu benyigidde nnyo mu muze guno ensangi zino nekigendererwa okufuna ebintu ebyobuwerere kyokanga bakyali balamu.

Ategezeza nti okuva mu May womwaka guno, amakampuni ga insure gakafiirwa obwumbi 2 nobukadde 400 mu bufere buno.

Alabudde nti kino ate kikolebwa mu kkobaane nabamu ku bakozi ba kampuni zino.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *