Ebyobusuubuzi

Museveni asabye endagaano y’obusubuzi kyere mu Africa etekebwe mu nkola

Museveni asabye endagaano y’obusubuzi kyere mu Africa etekebwe mu nkola

Ivan Ssenabulya

February 12th, 2019

No comments

Bya Benjamin Jumbe

Omukulembeze we gwanga Yoweri K. Museveni asabye baklembeze banne, mu Africa nkola endagaano eyobusubuzi obwawamu ku lukalu, lwabaddugavu, awatali akubva munne ku mukono.

Endagano eno yatekebwako omukono mu gwanga lya Rwanda omwaka oguwedde, nekigendererwa okutumbula ebyobusubuzi, okutambuza ebyamaguzi kyere, mu mawanga ga Africa.

Kati bwabadde ayogerera mu ttabameruka wabakulembeze ba Africa, owomulundi ogwa 32 abumbujjira mu kibuga Addis Ababa, mu gwanga lya Ethiopia, president Museveni agambye nti lino lye kkubo, okubatuusa ku bugagga.

Kino era agambye nti kyakwanukula ebibuuzo byebalina,ku butakulakulana, obwavu ne bbulya lyemirmu.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *