Ebyobusuubuzi

Mulime emmere eyenjawulo

Ivan Ssenabulya

January 14th, 2020

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Omwami wa Ssabasajja mu ssaza lye Kyaggwe Elijah Bogere Lubanga
asabya abantu ba Beene okwetanira okulima ebirime ebyenjawulo
okusoboola okugaziya enfuna yaabwe.

Ssekibobo awabudde abavubuka okwekulakulanya okuyita mu byobulimi, songa agamba nti tebasaanye kwelabira nti emmere eyokulya nayo yamugaso nnyo.

Wano era awabudde gavumenti ku nenteekateka ya Operation Wealth Creation nti balina okuwa abantu ensigo, zebasobola.