Ebyobusuubuzi

Kompuni ya UTL yakuweebwa layisinsi ya myaka abiri.

Ivan Ssenabulya

May 2nd, 2018

No comments

Bya Rutah Kemigisa.

Kyadaki Gavumenti t eragidde kampuni  eya Uganda Telecom Limited okukwatagana n’akakiiko akakola ku by’empuliziganya balabe bwebayinza okwogezaayo liyinsi  yaabwe kati eweze emyaka 20.

Bwabadde ategeeza banamawulire ebyakaanyizidwako mu lukiiko lwaba minister  minister akola ku by;amawulire nga ono ye Frank Tumwebaze  agambye nti ono yoomu ku kaweefube w’okulaba nga  UTL etandika okukola ku nsimbi.

Ono agamba nti mubimu kubirubirirwa kwekulaaba nga UTL etandika okutuuka mu gwanga lyonna.