Ebyobusuubuzi

Kizuuse nga Company za uganda ezisiga ziri mu Kampala.

Kizuuse nga Company za uganda ezisiga ziri mu Kampala.

Ivan Ssenabulya

November 1st, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba.

Okunonyereza okukoleddwa ku Kampuni  100 zinaggwano mu gwanga nga kuno kweekwa Top 100 survey, kulaze nga  ebitundu 64% ku byenfuna bye gwanga bwebiri wano mu Kampala.

Bwabadde efulumya eby’alabikidde mu kunonyereza kuno okwakolebwa wakati wa July ne September, omukugu mu byenfuna Dr Fred Muhumuza agambye nti ebifulumidde mu kunonyereza kuno biraze nga company ezaasinga okweteba mukunonyeza kuno bwezikola mu by’okuzimba.

Ono agamba nti bangi kubannabyabusubuzi bakyayimiridewo ku sente eneewole , batono abali mu yinsuwa  wabula nga abalala baagala kugenda ku mutendera gwezo ezigerekeddwa ku company ezitunda e migabo.

Ono agamba nti kyeraze lwatu nti bannayuganda Uganda abakola business bali mukutya olw’ebyenfuna ebiyuuga, songa abalala bwebalowooza  ku magoba agaggibwa ku nsente zebeewola n’amaanyi gabagwamu.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *