Ebyobusuubuzi

Kattikiro akubirizza ku nnima ey’okujimusa

Kattikiro akubirizza ku nnima ey’okujimusa

Ivan Ssenabulya

December 4th, 2018

No comments

Bya Sam Ssebuliba

amalabyonna wa Buganda Charles peter Mayega akalatidde Obuganda okutandika okwetaba mu kujimusa ettaka lyabwe bwebaba baagala okwongeza ku bibala byokulima.

Bwabadde ayogerera mu lukiiko lwa Buganda akawungezi akayise, katikiro  Mayiga agambye nti abantu bangi okulima bakufudde ekidibo, nga beekwasa ettaka ebbi, kyoka nga bunafu bwabwe kwekuvudde emitawaana.

Ono agambye nti kano kekadde abalimi okutandika okulikiriza ettaka lyabwe, nadala nga bakozesa nakavundiira, nobusa bwebisolo.

Agamba nti abantu kyekiseera okukiriza enkyukyuka yobudde, okuva ku nnima eye dda okudda ku nnima eriko.