Ebyobusuubuzi

Gavumenti yakweyambisa Abenacho okutumbula ebyobulambuzi

Gavumenti yakweyambisa Abenacho okutumbula ebyobulambuzi

Ivan Ssenabulya

December 10th, 2018

No comments

Bya Magembe Sabiiti

Minister omubeezi ow’eby’obulamubzi Godfrey Kiwanda Suubi ategezeezza nga obuwanguzi bwa Quiin Abenacho ng’ono ye Miss world Africa bwekigenda okuyamba Uganda okwongera ku byenfuna, ngeyita mu by’obulambuzi.

Omukyala ono yewangudde obwa Nalulungi wa Africa mu mpaka ezensi yonna.

Kiwanda agamba nti Uganda ebadde efuna abalambuzi obukadde 2 buli mwaka nga kati balubiridde okutuuka ku balambuzi obukadde 4, omwaka 2020 bwegunatukira.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *