Ebyobusuubuzi

Gavumenti erabuddwa ku kugatta ebitongole

Gavumenti erabuddwa ku kugatta ebitongole

Ivan Ssenabulya

February 25th, 2019

No comments

Bya Ritah Kemigisa

Minister owebyobulimi nobulunzi mu gwavumenti eyekisikirize Francis Gonahasa alabudde gavument, obutajjjulula kitongole kye mwanyi ekya Uganda Coffee Development okukizza mu ministry yebyobulimi.

Kino kyasalibwawo mu lutuula lwaba minister olwali lukubirizibwa omukulembeze we gwanga, omwaka oguwedde.

Wabula omubaka Gonahasa agamba nti ngebitongole ebirlala ebikyali wansi wa ministry okuli Dairy Development Authority, byakukosebwa, nga biweebwa ensim,bi ntono.

Kati ebitongole ebiralala okuli NAADS, Uganda Cotton Development Organization; Uganda Livestock Industries Limited ne Uganda Seeds Limited, agamba okutambulira wansi wa ministry, bikyagaanye okutumbuka.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *