Ebyobusuubuzi

Gavumenti erabudde kampuni za ttaaba

Gavumenti erabudde kampuni za ttaaba

Ivan Ssenabulya

January 25th, 2019

No comments

Bya Magembe Sabiiti

Ministry yeby’obusuubuzi erabudde kampuni ya Nimatobaco ne ginaayo eya Continental nga kigambibwa nti baagula taaba ku balimi mu district ye Mubende nebagaana okubasasula.

Ministry erabudde nti tebagenda kuzza bugya layisinsi zaabwe kubanga tebayinza kugumnikiriza bubbi, obwenkukunala.

Abalimi okuva magombolola okuli Madudu Nabingoola, Butoloogo, Kibalinga nawalala bemulugunya nti babanja kampuni zino obuwumbi 3.

Atwala ebibiina by’obwegasi n’obusuubuzi mu district ye Mubende Namirembe Slivia akakasizza nti gavumenti, ensonga yeziyingiddemu.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *