Ebyobusuubuzi

Essundiro lyamazzi erye Katosi lya mwaka gujja

Essundiro lyamazzi erye Katosi lya mwaka gujja

Ivan Ssenabulya

January 4th, 2019

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Essundiro lyamazzi gagadde erya Mukono-Katosi lyakujibwako engalo mu June womwaka ogujja, okusinziira ku minister owamazzi.

Ronald Kibuule ategezezza nga polojekiti eno egenda okuwementa obukadde bwa Uganda 378 bweyitambula, nga kati eyimiridde ku 30 %, wabulanga okulwawo akitadde kungeri eyaksoobo  ebaddewo mu kugula ebikozesebwa.

Emiirmu gigenda kutambula okumala emyaka 2, nga bwenajibwako engalo edongosezo lisubirwa okusunda liita zamazzi obukadde 160 buli lunnaku eri district eza Kampala nemiriraano.

Kampuni eya Sogea International bebaaweebwa omulimu okuzimba essundiro lyamazzi lino, polojekiti ewagiddwa gavumenti, European Investment Bank, German Funding Agency nebitongole ebiralal.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *