Ebyobusuubuzi

Enyozi za uganda biri zimaze okuzimbibwa.

Enyozi za uganda biri zimaze okuzimbibwa.

Ivan Ssenabulya

November 2nd, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba.

Ministry ekola ku by’entambula ekakasiza nga omulimo gw’okukola enyonyi ezigenda okubeera wansi wa Uganda airline bwekugenda mu maaso.

Waliwo ebyali bifulumye nga biraga nga company ezaali zigenda okuvugirira eby’okugula enyonyi zibo bwezaali zibivuddemu, kino nekireetawo okutya mu bannayuganda abalinze enyonyi zino.

Twogedeko ne minister akola ku by’entambula Eng. Ntege Azuba nagamba nti baafunye abalala abagenda okukola ku nsongga eno ate nga sibaabusera nga bali abaasoka.

Ono agambye nti mu kaseera kano enyonyi 2 bwezimaze okuzimbibwa nga zino zezekika kya Bombardier era nga zakutandika mu 2019 nga atandika.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *