Ebyobusuubuzi

Ensolooza y’omusolo gwa  OTT ekyusiddwa.

Ensolooza y’omusolo gwa OTT ekyusiddwa.

Ivan Ssenabulya

November 1st, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba.

Kyadaaki ekitongole ekiwooza ekya URA kikyusiza mu nsolooza y’omusolo ogwa OTT ogugibwa ku mikutu gi mugatta bantu giyite social media, nga kaakano omusolo guno gwakuggwangako oluvanyuma lw’esaawa 24.

Okusinziira ku nsolooza enkadde , omusolo guno gubadde gugwako buli saawa mukaaga lwezituuka ezekiro,era nga kino kibadde kiviirideko abant bangi okunyiiga.

Twogedeko n’ayogerera ekitogole kino Ian Rumanyika, naagamba nti oluvanyuma lwokutwala akadde nga betegereza ensonga eno, bakaanyizza nti kyetagisa okubaako ekikyuka.

Kakati  okutandika na leero, omusolo guno gwakumala nga esaawa 24, sosi buli saawa mukaaga nga bwegubadde