Ebyobusuubuzi

Ensimbi z’abavubuka zibatabudde

Ensimbi z’abavubuka zibatabudde

Ivan Ssenabulya

February 8th, 2019

No comments

Bya Magembe Sabiiti

Ensimbi obukadde 260 president Museveni zeyawa abavubuka mu district ye Kassanda, zibatabudde olwe mitendera egiyitiddwamu okuzigaba .

Abamu ku bakulembeze ba bavubuka e Kassanda okuli senyonga Hussein Mwesigye James ne Bigirwa Emmanuel  bategezezza nti bewunya okulaba nga ensimbi zino  teziyise mu mitendera mituufu okuzibawa.

Yye omukwanganya we nsimbi za bavubuka okuva mu office y’o mukelmebze we gwanga atwala kasanda, Bisaso Abdul ategezezza nti ensimbi zino bweziri mu banka.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *