Ebyobusuubuzi

Enkola eya kontulakiti yesanidde mu byobulimi

Enkola eya kontulakiti yesanidde mu byobulimi

Ivan Ssenabulya

October 23rd, 2018

No comments

Bya Sam sebuliba

Omumyuka wa gavana wa banka ya Uganda enkulu Luis Kasekende asabye abantu batandike okwettanira enkola ya contract mu busubuzi, bwebyobulimi wakati wabaguzi nabatunda.

Bwabadde ayogerera mu musomo gwebyobulimi ogwatefekeddwa aba Uganda Agribusiness Alliance  ogwabadde e Munyinyo, Kasekende agambye nti kino kyakuyamba okugatta nkunyweza enkolagana wakati wamakolero nabalimi.

Agambye nti okunonyererza okwenjawulo, kulaze nti enkola eya contract esobolera ddala okukualkulanya kisaawe kyobyebulimi.