Ebyobusuubuzi

enkola empya ey’okusasula third-party insurance

enkola empya ey’okusasula third-party insurance

Ivan Ssenabulya

December 2nd, 2018

No comments

Bya Moses Ndaye

Insurance regulatory Authority, ekitongole ekirondoola nokulungamya emirmu gya insure, kivuddeyo nenkola eya digital okusasulangamu ebisale bya mmotoka, Motor 3rd party nga kino bagamba nti kigendereddwamu, kulwanyisa bafere.

Akulira ekitongole kino Alhaji Lubega Kaddunabbi agamba nti ebidduka nga akakdde 1 nekitundu bawandisibwa ku Motor 3rd party insurance wabula 400 bokka bebalina ebiwandiiko ebituufu era abbifuna mu mitendera egyalambikibwa absinga, bafera nokujingirira ebiwandiiko.

Kati agamba nti enkola empya eya digital gamba ngokuyita ku masimu yakuyamba, okumalwo ekizbu kino.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *