Ebyobusuubuzi

Ekisaawe kyebyokunywa kiwa essuubi

Ekisaawe kyebyokunywa kiwa essuubi

Ivan Ssenabulya

February 25th, 2020

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Ekisawe kyokusogola ebyokunywa kiwa essuubi mu Uganda, era kikulira ku misinde gya yiriyiri.

Bino byogeddwa Rachel Luweddeakulira ba kitunzi mu kampuni ya Haris International, ngategezezza ngab kino bwekyeyolkera mungeri ebika byebyokunywa ebisenekerevu gyebigenze byeyongera ku katale.

Agambye nti kiwa essuubi kubanga ebika ebyenjawulo bivumbuddwa ku nebitekebwa ku katale, naye byonna bisobodde okuvuganya.

Bino byonna bibadde ku mukolo, kwebanjulidde soda omppya gwebatuumye SKY VIEW Orange ogubadde e Kawempe.