Ebyobusuubuzi

Aba Ecobanka basse omukago ne Redcross

Aba Ecobanka basse omukago ne Redcross

Ivan Ssenabulya

November 13th, 2018

No comments

Bya

Ivan Ssenabulya

Ecobank ne International Federation of Red Cross basse omukago okwongera abantu babulijjo obukugu, mu kwetangira ebibamba nebigwa tebiraze.

Dr Fatoumata Nafo, akulira Redcross mu Africa agambye nti abantu bangi, abafiridde mu butyabaga obutera oubalukawo, nga kivudde ku butateeka ssente mu ntekateeka zokwetangira.

Mu nkolagana eno Ecobank yakusomesa abantu okuyita mu nkola ezekikugu nokuvujirira emirmu egyenjauwlo Africa.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *