Ebyobusuubuzi

Ebbanja lwa uganda litandise okweralikiriza banabyanfuna.

Ebbanja lwa uganda litandise okweralikiriza banabyanfuna.

Ivan Ssenabulya

September 26th, 2018

No comments

Ssebuliba samuel.

Banabyanfuna balabudde nga ebbanja Uganda ly’erina bwerikula buli kadde, kale nga buli kisoboka kigwana okukolebwa okukakkanya engeri gyeyewolamu.

Mukaseera kano Uganda ebangibwa obuwumbi bwa doler obusoba mu 10, kyoka nga buli kadde ebbenja likula.

Bwabadde aggulawo  sabiiti eyategekeddwa ekitongole ekiwooza okwebazza bannayuganda olw’okuwa omusolo, Ssentebbe w’akakiiko ka parliament akakola ku by’embalirira ye gwanga Amos Rugolobi, agambye nti emisinde gavumenti kweyewolera yeralikiriza.

Wabula agambye nti okwewola kyandiba nga kiva makubo amatono agavaamu omusolo, kale nga bannayuganda balina okujumbira okuwa omusolo