Ebyobusuubuzi

Centenary Banka ku za bavubuka

Ali Mivule

August 26th, 2013

No comments

cenetnary bank

Banka ya Centenary evuddeyo n’ewakanya ebigambibw anti bagaba bubi ensimbi ezaali ez’okukulakuanya abavubuka mu kampala.

Banka eno yaweebwa obuwumbi 3 n’obukadde 350 okugabira abavubuka kyokka nga bangi basigala mabbali olw’ebyo ebyalai bilina okukolebwa okufuna ku ssnete zino.

Akulira ekiwayie kikola ku kutandikawo bizness, Beatrice Lugalamboagamba nti waliwoa makubo amalambulukufua gassibwaawo eria bantua bagaala ssente nga gano gavumenti yeeyagakola sso ssi banka

Anyonyodde nti kati batandise okusomesa abavubuka ku ngeri y’okukwatamu ssente okulaba nti abazifuna tebazonoona