Ebyobusuubuzi

Bannayuganda tebawa misolo

Ali Mivule

July 11th, 2013

No comments

Gideon Badagawa

Abantu abeepena emisolo bakyaali bangi ddala

Kino kisinze kukosa nsawo za gavumenti ez’ebitundu.

Akulira ekibiina ekigatta bannekolera gyange,Gideon Badagawa ayagala gavumenti yekebejje bulungi  okumanya bannaugana bameka abeepena emisolo.

Badagawa agamba nti abantu batono abwa emisolo gyebiggwera nga beebamenye bokka ate nga bangi abakozesa ebiva mu misolo gino.

Ono agamba nti mulimu gw agavumenti okulaba nti buli Muntu awa emisolo gye

Ono abadde ayogerera ku mukolo gw’okutongoza bannekolera gyange bannakyeewa.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *