Ebyobusuubuzi

Bannamakolero balagiddwa okugula ebikozesebwa wano

Bannamakolero balagiddwa okugula ebikozesebwa wano

Ivan Ssenabulya

March 7th, 2019

No comments

Bya Ndaye Moses

Omukulembeze we gwanga Yoweri K. Museveni asabye bannamakolero kuno okukomya okugula ebikozesebewa okuva ebweru we gwanga, wabula bettanire ebikoleddwa wano.

Ono awadde ekyokulabirako nga leeza akozesebwa okukola engato, nga bwasobola aokugulibwa mu Uganda.

Okwogera bino abade aggulawo omwoleso ogusookedde ddala, ogwebintu ebikolebwa amunda amu gwanga.

Omwoleso guno guli wammu mu ntekateeka gyebatuuma Buy Uganda Build Uganda Expo 2019 ku kisaawe e Kololo, nga gugenda akukulungula ennaku 3.

Emyaka 2 gavumenti yaleeta enkola eno okusoboola okutumbula akatale kebintu ebikolebwa kuno.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *