Ebyobusuubuzi

Ba kayungirizi bemelugunya ku nguzi mu ttaka

Ba kayungirizi bemelugunya ku nguzi mu ttaka

Ivan Ssenabulya

January 29th, 2019

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Abali mu busubuzi bwokugula nokutunda ettaka namayumba, basabye gavumenti eyongeremu amaanyi okulwanyisa enguzi.

Bano bagamba nti enguzi yeviriddeko, endoliito ku ttaka okweyongera noluusi nebamaliriza nga kaoledde mu kufiirwa.

Twogeddeko ne Richard Kaye, owa Kaye Property Consultants, nagamba nti amateeka wegali malungi mu gwanga okugonjolanga enkayana mu ttaka, naye ekizbu yenguzi eri mu biongole.

Omukulembeze we gwanga, abadde yatekawo nakakiiko akakubirizibwa, omulamuzi Catherine Bamugemereirwe, okunonyereza ekivaako enkayana ku ttaka, waddenga wabaddewo ebitongole ebiralala, ku ttak.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *