Ebyobusuubuzi

Amasimu gakyaali ku mpewo

Ali Mivule

September 2nd, 2013

No comments

simcard registration again

Akakiiko akakola ku byempuliziganya kanyonyodde lwaki amasimu gatannaba kuwandiisbwa gakyaali ku mpewo

Omwogezi w’akakiiko, Fred Otunnu agamba nti bakyetegereza namba zewandiisa basooke batandike okugajja ku mpewo

Otunnu wbaula agamba nti kino nga kiwedde begnda kujjako amasimu ano ku mpewo

Wabula bbo ekiirwanirira edembe lya bannamawulire ekya Human rights network for journalists Wokulira Sebaggala agamba nti tebannabawa bukakafu nti ebikwata ku bantu tebikozesebwa kubakijjanya .

Byanyima era agamba nti abantu abno era bandiwereddwa akakis anebalonda abantu beebagaala.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *