Ebyobusuubuzi

Akatel ke Wandegeya kaggulwaawo mwezi gujja

Ali Mivule

September 9th, 2013

No comments

Wandgeya mkt

Akatale k’omulembe akamu tekamala mu kampala

Loodi meeya Erias Lukwago agamba nti obutale obulala bulina okuzimbibwa ng’ake wandegeya kawedde

Lukwago agamba nti wansi w’enkola ya MATIP, baafuna obukadde bwa doola 70 nga zonna zakukola ku butale

Lukwago agamba nti batunuulidde obutale mukaaga.

Wabula bbo abasuubuzi beemulugunyizza dda nti tebannategeera bigenda mu maaso na midaala ki gyebatwala .