Ebyobusuubuzi

Akatale kagenda kuggwa

Ali Mivule

August 9th, 2013

No comments

Wandegeya market

Nga ebula mbale akatele ke Wandegeya katandike okukola mu butongole , nate abakatwalwa batandise okusaba banna Uganda bonna okubakwatizaako mu ntekateeka wenungi ayakatale kano .

Kano akatale kasuubirwa okugulwawo mu ntandikwa yomwezi ogwe kkumi ,nga kawemense obuwumbi 22 bulamba.

Muwejje muteesasira nga ono yye ssentebe wakatel kano , agamba nti buli kyetaagissa kiwedde , wabula nga kakano bakyasala ntoto kubutya bwebagenda okugabanyaamu akatale kano , kusobola okugasa abasuubuzi bonna ate nekasigala ku muting gwensi yonna nga bwekazimbibwa .