Ebyobusuubuzi

Abe Rakai bemulugunya olw’okulwawo okubaliyirira

Abe Rakai bemulugunya olw’okulwawo okubaliyirira

Ivan Ssenabulya

October 28th, 2019

No comments

Bya Malikh Fahad

Abatuuze mu disitulikiti ye Rakai mu bitundu omugenda okuyita omudumu gwamafuta, bavuddeyo okwemulugunya olwokulwawo okubaliyirira. Bano baabadde mu lukiiko olukwata ku buttoned bwensi negeri enkulakulana eno gyegenda okuosaamu ekitundu olwatudde ku kisaawe kye Lwanda, nebatuuse okwemulugunya kwabwe.

Polojekiti eno eya East Africa Crude Oil Pipe line Project (EACOP) egenda kukosa abatuuze mu district okuli Sembabule, Lwengo, Kyotera ne Rakai.wabula abatuuze abagaambye nti okuva mu mwaka gwa 2017, okuva ebitundu byabwe lwebyapimibwa tebakyalima wabulanga ssente ezabasubizbwa tezinabaweebwa.

Ssentebbe wa district ye Rakai Robert Benon Mugabi agamba nt abatuuze basusse okweyiywanga ku wofiisi nga bemulugunya, ensonga naye zituuse okumulemerwa.

 

Ali Ssekatawa nga yakulira kampuni ya legal and cooperate affairs who represented eyakiridde akulira ekitongole kya Petroleum Authority of Uganda Earnest Rubondo, yagambye nti nabo bagenda kukwatagana nekitongile kyobutonde bwensi ekya NEMA, okugonjoola okwemulugunya kwabatuuze.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *