Ebyobusuubuzi

Abe Mukono bafunye ebyuma ebipima obujimu

Abe Mukono bafunye ebyuma ebipima obujimu

Ivan Ssenabulya

November 14th, 2018

No comments

Bya Ivan senabulya

Abakulira entekateeka yokugoba obwavu mu district ye Mukono eya Operation Wealth Creation baliko ebyuma ebipima obujimu mu ttaka bwebawadde abalimi.

Akulira emirmu ejigasiza wamu abantu mu district Faizal Kigongo, agambye nti buli gombolora ewereddwa ekyuma kimu, na byuli muimi wakutwala ettaka lye okuberebwanga.

Kigongo agambye nti byuma bino byakuyamba, okukakasa amanyi ge ttaka obanga lisobola okulimirwako.

Kino era agamba nti kyakuyamba nyo kuba abalimi babadde bakaaba, olwe ttaka eritakyabaza mmere.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *