Ebyobusuubuzi

Aba Airtel e Mubende batadde wansi ebikola

Ivan Ssenabulya

July 12th, 2018

No comments

Bya Magembe Sabiiti

Ba agent ba mobile-money abakozesa omukutu gwa Airtel mu district ye Mubende batadde wansi ebikola oluvanyuma lw’okukizula ngensimbi zabwe eziyina okubawebwa buli mwezi zibibwa.

Bano awatali kwesalamu bategezezza nga bwebaludde nga  babibwa  ensimbi zabwe  kyebagamba  nti kyandibavirako okuva mulimu guno  era nga balumiriza  manager wa Airtel mu kitundu kino  Fred  Tumwesigye okubeera emabega w’okubba ensimbi zabwe nga kati bagala akyusibwe n’okudizibwa ensimbi zabwe.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *