Ebyobusuubuzi

Abatembeeyi batabukidde KCCA

Ali Mivule

August 26th, 2013

No comments

kcca arrest them

Nga KCCA eyongera okutabukira abatembeeyi nabo bagiddizza nga bagamba nti tebawadde butale mwakukolera

Wansi w’ekibiina ekibagatta, abatembeeyi bano bagamba nti KCCa yabategeeza nga bweyabafunira emidaala mu katale ka USAFI kyokka nga ssikituufu

Bano abgamba nti emidala agino gyabeeyi abamu nga tebalina na kapito aweza nsimbi zoogerwaako

Abakulira Hassan Magala agamba nti kati bagenda kwekunga bawambe emidaala mu katale ka USAFUI okuwona abasirikale ba KCCA ababacunya

Abatembeeyi abali mu mutwalo ogumu n’ekitundu beebakakwatibwa nebaggulwaako emisango egyekuus aku kutembeeya ebyamaguzi mu bbanga lya myezi mukaaga gyokka

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *