Ebyobusuubuzi

Abasuubuzi basanyufu

Abasuubuzi basanyufu

Bernard Kateregga

March 3rd, 2016

No comments

File Photo: Sekiito ngali na basubuuzi

File Photo: Sekiito ngali na basubuuzi

Abasuubuzi bakuno basanyukidde ekyeggwanga lya South Sudan okwegatta ku mukago gwa East Africa.

Omwogezi w’ekibiina ekigatta abasuubuzi mu Kampala ekya KCITA Isa Ssekito agamba kati ab’eggwanga lino osanga banagondera amateeka nebatunula mu nsonga eziluma bannayuganda abasuubuzi abakolerayo.

Ssekitto kati agamba abasuubuzi bakuno basobola okukozesa omukago guno okubanja ssente zaabwe zebafiirwa mu katubagiro akaali mu ggwanga lino.