Ebyobusuubuzi

Abalunzi e Kitenga babasimidde Daamu

Abalunzi e Kitenga babasimidde Daamu

Ivan Ssenabulya

March 13th, 2019

No comments

Bya Magembe Sabiiti

Abalunzi mu gombolola ye Kitenga mu district ye Mubende, abaludde nga bafiirwa ente, mu biseera byomusana olw’ebula lyamazzi bafunye ku buwerero.

Bano bafunye akamwenyumwenyu, ekitongole kya FOOD AND AGRICULTURE ORGANISATION, bwekibasimidde dam.

Abaluunzi muluka gwe Bugoonzi awasimiddwa dam eno, bategezezza nga bwebabadde bakolera mu kufiirwa.

Wano omukungu okuva mu kitongole  kye Nkyukakyuka y’obudde Dr  Zziwa Emmanuel, atubulidde  nga  dam eno bwegenda okuyambye ennyo abalunzi.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *