Ebyobusuubuzi

Abalimi mwetegekere okusiga

Abalimi mwetegekere okusiga

Ivan Ssenabulya

January 9th, 2020

No comments

Bya Prosy Kisakye

Omukwanaganya w’emirimu mu kitongole ekigatta abalimi mu disitulikiti y’e Kayunga, ekya Kayunga District Farmers’ Association Geoffrey Kakooza agumiza abalimi obutataya omusana pereketya, ogwememula wabula batandike okusambula ebisambu mu kwetekeratekera sizoni.

Kakooza era akubiriza abalimi okwetaniranga bulijjo entebereza y’obudde eweebwa ab’ekitongole ekivunanyizibwa ku ntebereza y’obudde mu gwanga.