Ebyobusuubuzi

Abagenda okudukanya enyonyi ye gwanga bakusunsulwa.

Abagenda okudukanya enyonyi ye gwanga bakusunsulwa.

Ivan Ssenabulya

July 20th, 2018

No comments

Bya Fredric Musisi.

 

 

Oluvanyuma lwa uganda okutumya enyonyi ezigenda okukolera wansi wa  Uganda airline, ekitongole ekikola ku mbuuka zenyonyi ekya Civil Aviation Authority kitegeezeza nga bwekigenda okwetegereza obusobozi bwa company  ekya Uganda National Airlines company egenda okudukanya enyonyi zino.

Kati tutegeezeddwa nti bano bagenda kulabikako eri civil aviation ku Monday bakakase oba balina obusobozi okudukanya eky’obugaga kye gwanga ekirudde nga kirindibwa bwekityo.

Ku lw’okusatu lwa sabiiti eno akulira company eya Uganda Airlines –Ephraim Bagenda  yateeka omukono ku ndagaano n’akulira company eya Airbus  Eric Schulz mu  London okuguza uganda enyonyi biri