Ebyobusuubuzi

Aba taxi ku stage y’entebbe bazeemu nebalwana

Aba taxi ku stage y’entebbe bazeemu nebalwana

Ivan Ssenabulya

February 25th, 2019

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Abagaoba ba taxi ku stage ye Entebbe mu paaka enkadde, olwaleero nate bazeemu nebalwanagana.

Bano bagugulana lwa ssente zebakaungaanya okuva ku stage eno, nga belumiriza nti zigabwa bubi.

Bano gyebuvuddeko era batanula okulwanagna, ngabamu babanja nti wabeewo okulonda, kuba obukulembeze obukadde buluddeko.

Wabula akulira ebyamawulire mu kibiina kya KOTSE Moses Mawejje, atugambye nti poliisi yali yayimiriza aokulonda kuno.