Ebyobusuubuzi

Aba Taxi gibasula ku mitwe

Ali Mivule

October 17th, 2013

No comments

new taxi park

Abakulembeze b’abagoba ba taxi  bali mu kutya nti omulimu gwaabwe gwandiggwaawo mu kibuga kamapala.

Kino kiddiridde ekitongole kya KCCA okufunza paaka empya nga kati emmotoka nga 350 zokka zeezisobola okusimbamu.

Sentebe wa bakondakita ne ba dereeva ba Taxi Mustapha Mayambala agamba nti aba KCCA bandiba n’ebigendererwa ebirala kubanga engeri gyeyazimbiddwaamu teraga nti yakusimbamu taxi.

Bino webijidde nga pulezidenti Museveni  yakaggulawo paaka eno emaze ebbanga nga eddabirizibwa.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *