Ebyobusuubuzi

Aba Rising Woman bolekedde mu Kenya

Aba Rising Woman bolekedde mu Kenya

Ivan Ssenabulya

January 16th, 2019

No comments

Bya Eronie Kamukama

Abakyala 10 banabiziness bababitaddemu engatto okwolkera ekibuga Nairobi, mu gwanga lya Kenya okwetaba mu musomo gwa Rising Woman.

Wabadde wakayita emyezi 2, abakyala bano bwebasimibwa olwokuwandiika nokulaga entekateeka ya business.

Bano basimbuddwa Gudula Naiga Basaza, ssentebbe owolukiiko olukola ku nsonga zabkyala ne bueiness mu dfcu.

Rising Woman etegekebwa Daily Monitor, dfcu bank ne Uganda Investment Authority nekigendererwa okuwagira nokutumbukla abakyala mubya business.

Abagenze okwetaba mu musomo guno kuliko Krystal Ice Limited, the Cradle Child Care centre, Kalaa Mugosi Women Empowerment Limited, Neicy Investments Ltd, Fish Farmers Cooperative Society nabalala.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *