Ebyobusuubuzi

Aba Bodaboda bawera

Ali Mivule

September 5th, 2013

No comments

bodabodas

Abakulembeze b’akulembeze ba boda boda basitudde buto.

Bano baweze nga  bwebatagenda kukkirizza KCCA kugenda mu maaso na kuwandiisa pikipiki kutuusa ng’egyeewo obulango obulangirira okuwandiisa kuno.

Mu Lukiiko lwebatuddemu, abakulembeze bano bagambye nti bakkanya nti buli kimu kiyimirizibwe kyokka nga kibewunyisa okulaba nga KCCA terina kyeyatadde mu nkola.

Omuyima w’ekibiina kya Bodaboda 2010, Abdu Kitatta agamba nti bagenda okulinnya eggere mu kuwandiisa piki z’obwannanyini kubanga kino kyandiba ekigenderere okulekamu zino zokka nga basuuliddwa emabbali.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *