Ebyobulamu

Okwerabira kuva ku ndya mbi

Ali Mivule

March 25th, 2013

No comments

beansbeef

Abakugu mu byobulamu bakizudde nti omuntu obutaba na kirungo kizimba mubiri  kimuviirako obutakwaasa mangu bimusomesebwa mu kibiina n’okwerabirarabira.

Bakagezi munyo bano okunonyereza kuno bakutadde mu kitabo ekimanyiddwa nga  writing in Nature Medicine, nga  bagamba nti baatunulidde   bantu abawera abeerabirarabira nebakizuula nti abasinga tebayina kiriisa kizimba mubiri  kimala.

Bakubirizza abantu okulya emmere ng’ebijanjaalo n’ennyama ensaamusaamu okusobola okuzimba emibiri gyaabwe.