Ebyobulamu

Obutalaba buwona

Ali Mivule

July 22nd, 2013

No comments

sigh problems

Abakugu mu ndwadde z’amaaso bakizudde nti kati basobola okujjanjaba omuntu aba azibye amaaso  n’addamu okulaba.

Abakugu bano nga bali mu ddwaliro l’yomu Bungereza bazudde nga bwe waliwo ekitudu ekirina amasanyalaze ekiba kizikidde olwo omuntu n’ataddamu kulaba wabula nga kati basobola okuteeka amasanyalaze mu kitundu kino ekiyitibwa Retina nekigasindika mu bwongo omuntu n’addamu okulaba.

Wabula bano beebamu bagamba nti kino kibeera kizibu ssinga omuntu aba akuliridde mu myaka.