Ebyobulamu

Minisita agenze Kigezi

Minisita agenze Kigezi

Ivan Ssenabulya

November 22nd, 2019

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Minisita webyobulamu Dr Jane Ruth Aceng abitaddemu ebiraato okulambula, ekitundu kya Kigezi okwekenneya embeera yebyobulamu.

Minister atukidde mu district ye Rukiga ngagande kusisinkana, abakulembeze wali mu Rukiga Rukikko Hall, okubeeko byebogeramu.

Eno era agande kulambula namalwlairo agenjawulo mu kitundu kino, ngalli wmau nomubaka wa district ye Rukiga Hebert Kabafuzaki.

Oluvanyuma agenda kukuba olukiiko olwawamu mu munispaali ye Kabale.