Ebyobulamu

Kkolera alumbye kasese basatu bafudde

Ivan Ssenabulya

October 2nd, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye.

Mu district ye kasese mu kitundu kye Bwera agavaayo galaga nga ekirwadde kya kolera bwekirumbye  ekitundu kino, era nga wetwogerera abantu 3 bebakafa, songa 36 bali mukufuna bujanjabi.

Twogedeko ne Dr yusuf Basega, nga ono yaakulira ebtobulamu e Kasese n’agamba nti ababiri abaasose okufa baafude amangu dala nga baakatusibwa  mu dwaliro, songa omulala yafiiride mu dwaliro mwenyini.

Wabula ono ategeezeza  nti bano 36 babawude kubanaabwe, era nga kati balinze buyambi okuva kampala.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *