Ebyobulamu

Kibuule asubizza okuzimba enzizi

Ivan Ssenabulya

January 21st, 2020

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Minisita owamazzi nga ye mubaka wa Mukono North mu palamenti Ronald Kibuule laze obwetaavu okukuuma ensulo zamazzi eyo mu byalo.

Agambye nti amazzi amayonjo kyetaago kyalutentezi, wabulanga enzizi ezimu zigenze zigwawo.

Kibuule bino abayogeredde ku kyalo Namawojjolo West bwabadde aggulawo oluzi olwasimiddwa ba musiga nsimbi aba-China.