Ebyobulamu

Ekikulekule mu Buyindi

Ali Mivule

August 28th, 2014

No comments

Doubl;e faced gal

Abasawo bakola kyonna ekisoboka okutaasa omwana eyazaaliddwa me feesi bbiri mu ggwanga lya Buyindi

Omwana ono yazaalibwa nga 22 omwezi guno  era ng’embeera gy’alimu ssi ya bulijjo

Omwana w’ekika kino tatera kuzaalibwa nga mu buli baana emitwalo 10 omu y’azaalibwa  era nga mu nsi yonna, abaana b’ekika kino 36 beebakazaalibwa kyokka nga teri yali alamye

Omwana ono alina emimwa ebiri, enyindo bbiri n’amaaso ana kyokka ng’omubiri gwe wansi tewali njawulo na mwana wa bulijjo