Ebyobulamu

Bbokisi ze ddagala eziri mu 900 zikwatiddwa

Bbokisi ze ddagala eziri mu 900 zikwatiddwa

Ivan Ssenabulya

May 2nd, 2019

No comments

Bya Damalie Mukhaye

Ministry y’ebyobulamu nga bali wamu ne poliisi baboye box ze eziri mu 900, nebakwata nabantu amakumi 30 ababdde batunda eddagala lya gavumenti mu malwaliro gobwananayini nabamu okutunda eddagala ejingirire.

Bwabadde ayogera ne banamawulire ku media centre wano mu Kampala, minister webyobulamu Jane Ruth Aceng agambye nti baakoze ebikwkeweto mu Buvanjuba bwe gwanga nemu Kampala, ngera baliko obulwaliro obutunda eddagala 83 bwebagadde.

Abakwate ategezezza nga essaawa yonna bwebagenda okutwalibwa mu kooti okuvunanwa.

Ku box 981 zbakutte, 165 ddagala lya gavumenti, nga muli ne ffu etatukanye.