Ebyobulamu

Abatuuze be Kyegeegwa baagala kusuumusa Ddwaliro lyabwe .

Ivan Ssenabulya

January 29th, 2018

No comments

Bya Magembe sabiiti.

 

Abakulembeze mu district ye Kyegegwa baagala ministry y’ebyobulamu okwanguyako okusumusa edwaliro lyabwe okutuuka ku daala ely’edwaliro.

Ssentebe wa district ye Kyegegwa Kisoke John agamba nti omujjuzo gw’abalwadde mu Kyegegwa Health Center 1V guli waggulu nyo ate nga tebawebwa ddagala limala ekivirako abalwadde obutafuna bujanjabi.

Omubaka wa Kyaka North mu parliament Asaba Paul agamba nti baludde nga balaajanira ministry ye by’obulamu okusumusa eddwaliro lino n’okwongera ku ddagala wamu nabasawo ekikyalemye.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *