Ebyobulamu

Abalwadde e Mukono balajanye

Abalwadde e Mukono balajanye

Bernard Kateregga

May 20th, 2016

No comments

File Photo: Abantu mu dwaliro

File Photo: Abantu mu dwaliro

Abatuuze be Ntanzi mu gomboloola ye Ntenjeru district ye Mukono
balajanidde gavumenti okuvaayo ebadukirire ku mbeera yebyo’bulamu embi mu kitundu.

Bano bagamba balina endwadde ezenjawulo wabula eddwaliro lya gavumenti mu kitundu erya Kojja HC.IV tebabawa bujanjabi bwebetaaga.

Bano okubadde nabakadde basangiddwa nga basinda bagamba abasawo ba bboggo, tebabawa ddagala wabula babalagira bagende ebweru we ddwaliro baligule eyo.

Bano babadde mu lusisira lwe’byo’bulamu olwomwezi omulamba olwategekeddwa Dr.Keefa Ssempanji wamu nekitongoole kya World In Need nga bano bagenda kutalaaga amagombolola agawerako mu Mukono South

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *