Ebyobulamu

Abakulembeze bajjukizza Gavumenti ku taaba

Abakulembeze bajjukizza Gavumenti ku taaba

Ivan Ssenabulya

January 14th, 2019

No comments

Bya Shamim Nateebwa

Abakulemeze mu Kampala bajukiza palament ku tteeka lya Tabacco control act erya 2015, eryabagibwa okulwanyisa nokulungamya ebyokufuweeta nokutunda ttaaba mu gwanga.

Abakulembeza okuva mu division 5 eza Kampala awamu nekibiina ekilwanyisa ebiragalagala ekya Uganda health communication alliance nga bakulibadwamu amyuka mayor mumasekati gwa Kampala Sam Gombwa kati begayiride gavumenti nti eteeka lino litekebwe.

Wabula Dr Hafuswa Lukwata okuva mu ministry yeby’obulamu akakasiza nti gavumenti ekwatidde wamu n’ebitongole nakyewa okukwsisa etteeka lino.

Ono agambye nti bakyalina okusomozebwa okwabamu ku banabyabufuzi, abaseterera etteeka lino.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *