Ebyemizannyo

Uganda etubidde mu mupiira

Ali Mivule

June 4th, 2015

No comments

Uganda cranes returns

Uganda esigadde mu kifo kya 71 ku mawanga 209 abasinga okucanga omupiira

Bino bifulumiziddwa aba FIFA

Uganda  erina obubonero 504 ng’erongosezza okusinziira ku bubonero  485 zeeyalina omwezi oguwedde

Mu East Africa, Uganda y’esinga okucanga akapiira

Ethiopia eti mu kifo kya 99, South Sudan ya 108, Kenya 123, Tanzania ya  127, ate Burundi ya 134.