Ebyemizannyo

Teri nguuli

Ali Mivule

July 2nd, 2013

No comments

local brew

Akakiiko kategezezza nti munkola eyokunyeza effujjo nebyokwerinda,tekagenda kukiriza muwagizi yenna kuyingiza obakutundira mwenge mukisaawe e’Nakivubo e’Ffume bwelinaaba liggulawo ne Mbogo mumipiila gyebika ebyomulundi agwe 69th.

 

Empaka zomulundi guno zetabidwamu ebika 43 era omutanda yasiimye okuggulawo empaka zino kulwomukaaga nga 6th omwezi guno.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *